Omuwala owe mputtu
Uganda Christian University and Walissa Elizabeth
Rob Owen
Luganda


Okumpi ne ekyalo ekye Sinyara, waalingawo essota eddene lye bayitanga Lego.
Apiyo, Ajoh ne Atieno baagenda okutyaba enku.
Abawala bano bategeka emmere. Sikubanga balwayo.
Apiyo yagamba, "Tusirike. Lego asula kumpi wanno."
Ajoh yali ayagala kulaba kumanyo ga Lego. Apiyo yagamba, "Jukira jajja."
Ajoh teyafaayo. "Njagala kulaba kumanyo ga Lego agazabu," bweyagamba.
Lego yasanga amanyoge agazabu tegaliwo. Yekweka naalinda alabe ani yagabye.
Bwebaali bakomawo omuwala eyali emabega naawulira enswagiro za musota.
Lego yabagamba bayimbe. "Omubbi tagenda kuwona katego kange."
Apiyo ne Atieno nebayimba bulungi ne bayita ekigezo.
Ajoh teyasobola kuyimba bulungi kubanga yali akimanyi nti yeyabye amannyo.
Era Lego namila Ajoh!
Jajja yabagamba, "Singa Ajoh teyaliwamputtu!"
Jajja yabagamba, "Singa Ajoh teyaliwamputtu!"
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Omuwala owe mputtu
Author - Joseph Sanchez Nadimo
Translation - Uganda Christian University and Walissa Elizabeth
Illustration - Rob Owen
Language - Luganda
Level - First words
Translation - Uganda Christian University and Walissa Elizabeth
Illustration - Rob Owen
Language - Luganda
Level - First words
© African Storybook Initiative 2015
Creative Commons: Attribution 4.0
Source www.africanstorybook.org
Creative Commons: Attribution 4.0
Source www.africanstorybook.org

