African Storybook
Menu
Okubala emboga
Kisuule Timothy
Magriet Brink
Luganda
Mama K akungudde emboga sabiti eno yoona. Doobie, Maya ne Duksie bayamba Mama K mu nimiro ye buli Saturday kumakya. Olwaleero abaana bagenda kumuyamba okubala n'okupackinga emboga. Bwebamala, Mama K ajatwala bokisi z'emboga azitunde mu kataale.
Takisi eteka abaana ku lujji lw'enimiro. Basoboola okulaaba emboga ezitekedwa okumpi ekimotoka kya Baba K. "Eh, nga nyinji!" Maya bweyewunya nga bwazisongamu. "Kirabika waliwo emboga lukumi awo!" Duksie bwagamba. "Tekisobooka! Tezisuka bibiiri!" Doobie bwagamba.
Mama K alinze kuluji. "Nsanyuse obalaba!" bwabuza abaana. "Sawa yamiriimu kati. Mulina okubala emboga nga wemuziteeka mubibokisi, emboga 12 mu buli bokisi. Babiiri kumwe musoboola okupackinga ebibokisi 7 ate omulala asoboola okupackinga ebibokisi 6."
Abaana betolodde emboga. Bogera ku ngeri ezenjawulo mwe bayinza okubala emboga. "Ndowoza ezange nja zibala biiri biiri," Maya bwagamba. "Okubala nya nya nze kwenjagala," ye Duksie bwagamba, "kisinga obwangu." "Nze ngenda kubala satu satu, anti njagala kubera wanjawulo!" Doobie bwagamba.
Okakana ng'abaana bajuuzza ebibokisi 20. "Mujebaale!" Mama K bwagamba. "Waliwo ku mboga ezisigaddewo. Embizi zange ziwomerwa emboga era katuziwemuko. Mupackinze emboga meeka? Meeka ezisigaddewo?" bwabuzza abaana.
Omurimu oguddako gwe gw'okuwandiika emiwendo kubulibokisi n'okutiika ebibokisi kukimotoka kya Baba K. Balina okuteeka haafu y'ebibokisi ku ludda olumu olw'ekimotoka ate bateeke haafu esigaade ku ludda olulala basobole okubansinga obuzito.
"Tunateera okumala!" Baba K bwagamba. "Tukyalina okuteeka ebibokisi bimeeeka bimeeka ku buli ludda?"
Okakana nga ebibokisi 20 byonna bitikidwa kukimotoka. Baba K abugumya yingiini nagenda mukataale. "Singa ntunda ebibokisi byonna, nja nfuuna esente ezimaala okulongosa akayumba k'embizi n'okufunniira abaana ekirabo!" Baba K bwalowooza.
Kukidiima, Mama K n'abaana bali mukufukirira bimeera n'okweera ebikoola. Esawa mukaga zituuka n ga buli omu akooye. Olwo Mama K n'abagamba,"Sawa za kufuna kakulya. Musoboola okuteeba kyengenda okubawa leero?"
Olwo n'ayingira enyumba okufuuna kasurprise. Abaana bamulinda nga bwebageezako okuteeba kyagenda okubaleteera. Ng'atambula ensawo za apron ye zijjuudde.
"Katulabe oba kye mwatebya kyekituufu! Oba ki kyemugenda okufuuna leero?" Olwo Mama K n'akwaata ku nsawoze apple ezakyenvu nizivamu n'ezigwa ku meeza. Olwo Duksie nagaamba "Mulaaba, kyeenateebye kyeekituufu." Mama K kwekubagamba,"Mujuukiire etteeka. Mugabaane mubwenkanya! Tewali byakufuna ebisinga muuno!"
Awo abaana nebabala apple 17.
Olwo apple nebazigabaana kyenkanyi. Apple 2 zisigalaawo. Olwo abaana nebateeka apple zaabwe mu nsawo bazitwale eka.
Awo Duksie nagamba, "apple 2 katuuzisale tuzigabane." Olwo Maya nabuuza,"Buli omu anafuna ebitundu bya apple bimeeka?" Awo Doobie nagamba,"Nze manyi!"
Awo Baba K nayingiirawo nya ava mu katale. Ekimotoka kyerere era Baba K musanyufu. "Emboga zoona nazitunze. Kati nsoboola okulongoosa ekiyumba ky'embizi n'okubaaguliira omupiira gwemwalimwagaala. Awo abaana nebakuba enduru.
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Okubala emboga
Author - Penny Smith
Translation - Kisuule Timothy
Illustration - Magriet Brink
Language - Luganda
Level - Longer paragraphs
© African Storybook Initiative 2016
Creative Commons: Attribution 4.0
Source www.africanstorybook.org
Menu
  • Navigate

    Navigate through the story by swiping right or left or clicking when the cursors changes to an arrow on the right or the left edge of the screen.

    Tap or click on the centre of the page to see, or remove the menu bars at the top and the bottom of the screen. You can also use the ESC key.

    You can use the slider at the bottom as a way to move quickly through the story. On a mobile device tap on the slider before you drag the slider button.

    Click or tap to return to African Storybook.

  • Share
    If you have a Twitter or Facebook account, you can share this story on your page or a page you manage. You can also copy the web link (URL) for this story.
    • Twitter
    • Facebook
    • Url
  • Rate
    Other visitors rated this story

    Tell us how much you liked the story – drag the scroller to highlight one or more stars
    • Submit
  • Comment
    Read other people’s comments on the story, or add your own.
    • Enter your comment
    • Name
    • E-mail
    • Post
  • Translations and adaptations
    • Ons tel koolkoppe
      Afrikaans (Translation)
    • Ons tel koolkoppe (Colour-in)
      Afrikaans (Translation)
    • Kuwelenga Kabici
      CiNyanja (Translation)
    • Counting cabbages
      English (Original)
    • Counting cabbages (Colour-in)
      English (Adaptation)
    • Picture story 17
      English (Adaptation)
    • Compter les choux (à colorier)
      French (Translation)
    • Ukupeenda bakabici
      IciBemba (Translation)
    • Ukubala amakhabitjhi
      isiNdebele (Translation)
    • Mangaphi amakhaphetshu?
      isiXhosa (Translation)
    • Siyakwazi ukubala
      isiZulu (Translation)
    • Sibala amaKhabishi (Faka imibala)
      isiZulu (Translation)
    • Dagǝl-la kamu baramabe-a
      Kanuri (Translation)
    • Kubara amashu
      Kinyarwanda (Translation)
    • Kuhesabu Kabichi
      Kiswahili (Translation)
    • Kuhesabu kabichi (Paka rangi)
      Kiswahili (Adaptation)
    • Okubala Kapiki (Colour-in)
      Lusoga (Translation)
    • Kut̯ala Kaḅeji
      Pokomo (Translation)
    • Kubala Imboga
      Rufumbira (Translation)
    • Go bala dikhabetšhe
      Sepedi (Translation)
    • Ho bala dikhabetjhe
      Sesotho (South Africa) (Translation)
    • Go bala dikhabetšhe
      Setswana (Translation)
    • Kubalwa kwemakhabishi
      Siswati (Translation)
    • Vha vhala khavhishi
      Tshivenḓa (Translation)
    • Ku hlayela tikhavichi
      Xitsonga (Translation)
    • Ku hlayela tikhavichi
      Xitsonga (Translation)
  • Download to read
    Landscape version
  • Download to print
    Portrait (booklet) version
  • Download EPUB