Enfuddu ne Kamujje zetaaga sente.
Zikola amasowaani gebatunda ku katale.
Enfuddu neraba okurwaana ku katale.
Kamujje ne Nsombabyuma ziri kurwaana.
"Vva ku mukwano gawnge!" Enfuddu newoggana
Nsombabyuma neruma Enfuddu ku nyindo.
Enyindo ye emenyefu eruma.
Enfuddu erina enyindo engulukivu kubanga ya pappa okurwaana.