Wannfuddu ne Kamujje betaaga ssente.
Ne bakola amasowani okugatunda nga mu katale.
Wanffudu nalaba abalwana mu katale.
Nga Kamujje ne Mafukuzi balwana.
"Lekka mukwano gwange" Wanfuddu na woogana.
Mafukuzi naluuma ennyindo ya Wanfuddu.
Ennyindo ya Wanfudde ne muluma
Wanfuddu ya funna ennyindo ekyuse lwakuba ya yanguwa mangu nnyo okulwana.