Dole Azizi
Lawrence A. Konjuro
Natalie Propa

Ono ye Azizi dole yange

1

Njagala nnyo Azizi kubanga amwenyeza

2

Bwenzukuka naba amaaso awo nenonya Azizi

3

Bwemuzula nemusanilila enviiri

4

Bwendya ekyenkya na Azizi mulisako

5

Bwendya kubu switi muwako kamu

6

Naye ye talya wuwe nenewunya lwaki!

7

Ntambulatambula mulugya nga bwenonda obumuli

8

Nemuwa ekimuli naye natangambako nti webale

9

Nongasa Azizi nga mama wange tanaba kunaza

10

Nemwambaza ebimyufu kubanga njagala nyo kala emyufu

11

Bwenebaka nebaka naye kumpi awo

12
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Dole Azizi
Author - Lawrence A. Konjuro
Translation - Lule Eriah
Illustration - Natalie Propa
Language - Luganda
Level - First sentences