Muwaala wange omulungi
Ritah Katetemera
Brian Wambi

Ono ye Natabo. Ela alina aboluganda abaleenzi mukaga.

1

Bazaade be ne bamuwa aka suwa aka tono. Ela aka gaala.

2

Olunaku lumu bagandabe aba lenzi ne bamenya akasuwa.

3

Natabo talaba ka suwa ke. Natandika okukaaba no kukaaba.

4

Natabo na dukka wo. Na linya omutti omu wanvu.

5

Bazaddebe ne bamusanga. "Bambi kawansi," ne babuzza.

6

Ba gandabe abalenzi ne bayimba, "bambi ka wansi"

7

Natabo na yeya oluyimba lwabwe.

8

Kati mukwano gwa Natabo naja. "Bambi ka wansi," na yimba.

9

Mukwano gwa Natabo nayimba paka bwaaka okuuva mu mutti.

10

Abe mikwano ne batambuula okuuda ewakka boona.

11

Bulyomu na jagguza Natabo okudda ewaaka. Natabo nafuuna aka suwa akapya.

12
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Muwaala wange omulungi
Author - Ritah Katetemera, Mulongo Bukheye
Translation - Sabra Mulungi
Illustration - Brian Wambi
Language - Luganda
Level - First words