Jaaka omuvubi
Tom Sabwa
Zablon Alex Nguku

Ono Jaaka omuvubi abeera e Naminya.

1

Avubira ku mugga Kiyira.

2

Alina eryato, akatiimba n'eddobo.

3

Akeera nnyo mu bunyonyi, enkoko agikwaata mumwa n'agenda ku makya okuvuba Empuuta ennene n'entono.

4

Ku ssaawa nga nnya ez'okumakya, azitundira mu Katale akanene ake Jinja.

5

Jaaka kiki ekituseewo? Leero bisaze? Nga munyiivu.

6

"Leero embeera abadde mbi nnyo. Ku mazzi tenzikirizza kuvuba. N'eddobo Empuuta yagenze nalyo.

7

Naye nina essuubi enkya lujja kuba lulungi kubanga nguze eddobo eddala eppya.

8
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Jaaka omuvubi
Author - Tom Sabwa, Children’s Development Center at Masese
Adaptation - Annet Ssebaggala
Illustration - Zablon Alex Nguku
Language - Luganda
Level - First sentences