Yagezaako nnyo emirundi mingi, naye n'etasobola kutuuka ku nsaali. Era yagwa nnyo okutuusa omugongo gwayo bwe gwaggirumira ddala.
6
Oluvanyuma n'ebivaako n'egenda.
7
Emmondo eno, kino tekyagisanyusa nakamu; era yadamu neyimirira, netunulira ensaali nga bwelowooza, kyeva egamba nti, "Ensaali ezo zirabika n'okukaawa zikaawa." Â Netambula nga bw'ekaaba, nga n'enjala yeyongede okugirumira ddala.
8
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Emmondo Erumwa Enjala N’Ensaali Ezikaawa
Author - Kholeka Mabeta Translation - Robert Ssebukyu Illustration - Benjamin Mitchley Language - Luganda Level - First paragraphs