

Mu kibira kye miwa,Waliiyo enkiima nga nakuwaavu buli kiseera.Kino kyabeera nga wo buli kiseera lwe yafuunanga omwana,Nga afaa.
Obulumi bwokufiirwa abaana bee bwamuleetera obutaterela.Yabukiiranga ku taabi erimu,Mpaaka ku ddala,Nakaaba,"kwi! kwi! kwi!"
Enkiima yali nakuwaavu buli kiseera.Yanakuwala nga nyo bweyalaba nga enkiima endala na abaana baazo.
Eno enkiima enakuwavu yatuula ku taabi lyo mutti.Ennaku zayitangawo neyeyongera okukaaba.
Neera eno enkiima yazaala.Yasalawo okutwaala omwana ku kuubo abantu kwebayiita nga buuli muntu agiraba agyagaliza birungi byerere.
Enkiima yaaka wansi okuva ku taabi neteeka omwana gwa yo wansi.Ku kaade,Omuyiizi yali adda waaka.Nalengera omwana gwe enkiima nga guli wabaali wolugudo.
Omuyiizi yasituula omwana gwe enkima na gutwaala ewuuwe.Bweyaatuka ewaaka,Abalenzi be abasatu bayagala oku situka mu ka kiima.
Abalenzi abasatu bazanya nga nyo nga bwe bayiimba,Nga bakabuusa waagulu! Ne wansi! Nebakankasukiira! Nebakamukasukiira! Omwana gwe enkiima bbali bagukasuuka okuuva ku mwana omu no omulala.
Nga abalenzi abasatu bazanya na aka kiima,Maama wa ka kiima yali yekwese mu muti.yaali abalaaba.Yali atiide nti nono omwana ayiinza okuufa,Nga abalala.
Awo omukyala wo omuyiizi yagya alabbe abaana be nga bazanya naka kiima akato.Nagamba,Mubeere begendereza!Mukalete wano. Mugyakasuula!
Yateeka akakiima mu mikono gye,Nakawa omukiisa.
Omukyala wo omuyizi yateeka aka kiima wansi. Maama we enkiima nalonda wo omwaana we.Nalyoka abuulira mu kibiira.Okuuva olwo,abaana be bona bawoona.

