

Nelly alina emyaka kumi ate Vivian alina emyaka ena. Befula abemikwano nfa nfe naye balwana bulikasela. Kino kinyiza nyo maama wange.
Vivian bwebamuzala yali mutono nyo kati Nelly yagenda okumulaba mudwaliro nagamba Omutwe gwa muganda wange mutono nyo nga ekibatu ya kakasa nti atulugunya a kantu akatono akamutwalidde ekiffo kye nga omugalanda
Vivian bweyali akula, yayagala nga nyo okuseka ndowooza kubanga yali akimanyi nti yagenda okutulugunya. Kyovolaba balwana nga nyo.
Vivian ayagala nyo okuziina ate nga Nelly ayagala nyo ebitontome, ate bafuba nga okulaba nga enyumba yoona ebasako amaaso nga bakola bye basinga okwagala. Naye Nelly yali munafu nyo.
yatunula nga Vivian akola emilimu, kyoka nga yali ayagala nyo okulya.
Bagenda mu somero lyelimu nga Nelly alwanilila Vivian bwabera mubuzibu kubanga ye mukulu we
bazanya boona ne bafuna emikwano gyejimu ababayita abalongo kubanga banyiza mubela zabwe lwakuba ba kisa olumu
webakula bagala kubela baggaga ate bayambe bazadde babwe kubanga kyekyo kulabirako kyabwe.
bayinza okubanga banyiza baddalu nga ate kizibu okuteesa nabbo naye bewunyisa Ndi musanyufu nti ndi mukulu wa Nelly ne Vivian

