

eda bwaliyo omwami gwe bayita kato yasula munyumba e kabusu mukibuga nga abela ne mbwa ye mukayumba akatono
olunaku lumu kato yali mulwadde nga tayina ayamba bweyawona yasala wo awase omukyala eya li abela kumpi naye
yayita abako na bemikwano okuja kumbaga kato yasanyuka nyo ku yali affunye omubezi
ebintu bingi bye baletela abagole omukyala no omwami nga mulimu ebiselo bya obusela emikeka amatooke ebinyebwa ebilala ebye waka
embaga bweyagwa abagenyi ne bagenda kato yali mwetegefu okutandika bujja obulamu ne mukyala we ne mbwa
olunaku olwaddako kato yagabula mukaziwe amatooke na gana okulya
kato bweyagenda okuyiga omukazi yalaya amatooke gona
kato bweyadda okuva okuyiga ya li muyala nyo kayava abuza amatooke mukyala we namugamba embwa yagalidde
olunaku olwadda ko kato yagenda ku kilalo kye agenda okudda nga mukazi we yalidde enyama yona nga tawadde na mbwa akili
olunaku olula kato yagenda ko okukyalila mukwano gwe nako mawo nga omukazi yalidde ebinyebwa nga ekiselo temuli wadde kato yanyiga nya ne mukyala we omupya
kato yalowoza waliwo ekikyamu no omukazi kyava asalawo okuteka amaata munsuwa ya bajjaja na ga teka wansi wobulili ela nadda ya okuyiga
omukyala kyava alaba akaleku nga gajuude amata bwatyo kyava aga teka ku mumwa nga embwa emulaba
wabula akaleku kakwatila kumumwa nageza ko okukaja ko ngw butelele kyava awogana nga bwabukabuka akaleku nekagana nga embwa emulaba
embwa keva eduka okuyita kato ebwa bweyamula kwekubuka buka kato na zula nti ewaka waliyo obuzibu
kyebava bakuka bombi kato yewunya nyo okusanga omukyalawe na kaleku kumumwa kyava amutunulila ne yewunya
kato kyava akwata kutama lya mukyala we akaleku ne kagwa ela omukazi na swala nyo nasalawo edeyo ewabazadde be

