akasolo kange kembela nako buliwamu
Angela Yiaile
Sonia Dearling

akasolo kange bakayita koko ka balagavu ate kalungi

1

muganda wange omulenzi nange twagala okuzannya ne koko nga mama bwatulaba

2

koko azanya nyo ayagala okuzanya nabe buto bwe nga mamayebase wabula atee nze nga mulaba

3

mikwano no jange nange twagala okulaba koko nga azannya ne biwojolo. atee byebitukuma nga tetuli bizee

4

buli omu ayagala koko muganda wange tom yagulidde koko ekilabo nensanyuka

5

koko muyonjo nyo atee njagala okumusitula naye akyagala

6
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
akasolo kange kembela nako buliwamu
Author - Angela Yiaile
Translation - ivor sempa
Illustration - Sonia Dearling, Marleen Visser
Language - Luganda
Level - First sentences