Wotambula mu Kampala, kiki kyo laba? Amaduka agatunda engoye, ku ngudo eziliko enzigota.
Wonabira e Nakivuubo, kiki kyo laba? Akatale ko Owino, parka ya taxi, abana bwebazanyira, petro stationi, arcade ya mukwano.
Wovuga mu Kampala, kiki kyolaba? Ebizimbe ebiwanvu, emotoka nyinji ezenjwawulo.
Enimi mu Kampala, kiki kyowulila? Oluganda, Oluswahili Olungereza, Olunyankole, zona zogelwa.
Ekyenkya e Kampala, Kki kyo laba? Menvu, kyai mukalu, kyai wa mata, no busera.
Olugendo e Kampala, oyagala oku dayo?