

Edha, edha enyo, ebisolo byali byogela. Waliwo Wakaima ne Wampisi.
Ababili bali bamikwano mfanffe. Bakolanga bulikimu wamu okugezza nga okunonya emele
Wakaima yalimugezi nyo. yali asoloza emele nyingi okusinga Wampisi omunafu.
Wampisi yali munaffu nyo naye nga ayagala okulya enyo. newankubadde bali bayiga mungrei yangyawolo, bali bagatta bemele wamu.
Wakaima yakozesa nga obukodyo okufuna emele mangu. naye yali alyo ko nga tana twalako yona wa Wampisi weyali.
Mukissela kye enjala, kyali kizibu nyo oku solozza emele ebamala boombi
Wampisi yalekelawo okusolozza emele. nga yelila kweyo Wakaima gyeyaletanga ekaa. kino kyalumyanga nyo akaima enjala mwatu atte tekyamu sanyusa. Wakaima bweyadanga ekaa nga tayina meele, yagwangamu amanyi.
Wampisi teeyagezako okuchusa mumpisa zokulila athe neyeyongalayo okwesiba ku Wakaima byeyaletanga. Obulamu mwatu bwaffuki Wakaima buuzibu nyo okulisa Wampisi atayamba ngako oku nonya emele. soonao awo Wakaima natandika okusala omukago okwejako Wampis omunafu.
Lwali olwo, Wakaima nazuukusa Wampisi kumakya nyo. nebayimilila wansi womutti okutesa kungeli yo kubelawo.
Okutesa kyabwe tekwatuka kuntiko kubanga bali balina eteesa ya njawulo. Wampisi yagamba mbu yali talina busobuzi bwokukol ekintu kyona kubanga yali tasobola kuduka nyo nga Wakaima. Nagamba mbu yee ajja kukola emilimu gwa wakaa atte ye Wakaima ayiige.
Olwegulo olumu Wakaima yali nga ayiiga, nalaba omutii nga guyina emizabiibu egitayengedde. yatuula wansi wogwo omutii nalowoza kungeli yo kulya ko no kutwaloko emilala ekaa. naye tekyali kyangu kubanga enimilo yaliko olukomela.
Mumanyi amangyi, Wakaima yasobola oku kulinya omutii. yawalampa na nasuula emizabiibuu mingyi.olwono nalyako emilala kubanga enjala yali emuluma nyo. wansi woomutii yasooloza ebibala mukiibo kye yali alese. naye bwali biizitowa nyo kuba yali aliide nyo. awoono nasalo okuwuumula mu. Ekyeembi neyebaka. awono nanyini mu namusanga namusiba noomuguwa.
Omuguwa gwali muwanvu yo, Wakaima yasobola oku tambula paka ewaka weyasobola oku limba Wampisi mbu waliwo embaga makula, ela bali bamusindise nga asibe Wampisi no muguwa aleme kubulila kulugendo.
Wampisi mubusilu bwe, yasumulula Wakaima neyesiba. Awono nagobelela omuguwa paka kunimilo gyeyasanga nanyimu nga amulindilide nekyambe.Wampisi bamusala ne bamulya ne ddiba lye nembali kolamu aka kokolo.

