

edda enyo, waliyo abemikwano bana: yoweri, yona, yobu ne yakobo.
bbaali basomera ku somero lya busolwe pulayimale
abalenzi bano bagenda nga kusomero nga tebanywedde chayi
bawulilanga otulo buli kaseera lwa njala
olunaku lumu basalawo okugenda ko mukatawuni akayitibwa gampe okunoonya ekyokulya.
bwebamala okuyita ku katawuni akaali okumpi, baalaba enkota ya a'menvu mu sanduuku kuka balaza
abalenzi bekuba obwaama bati hahahaaaa. tuubade bbayala nyo, yona nagamba
boona baduka ku lubalaza. ne baalonda amenvu mu sanduuku neeba mwenya nga bwebalya. naye omanyi chebelabila okolla?
bwe baali balya, nanyi menvu yajja ngajjudde naababuuza, ani abawadde amenvu gange?
abalenzi olwawulira eddoboozi badduka emisinde nebekweka. nebegamba teri kusseka, kukolola oba okwogera
nanyini menvu yakuba endulu nti wululululu ababbi babano
abalenzi babasiba nebstwalibwa kusomero, abazadde baabwe nebayitibwa, abasomesa n'abaananebakungaana
abalenzi bawebwa ekibonerezo era buli omu nakubwa emiggo kumi nebalayila obutaddamu kubba

