

Awo olwatuka, kabaka omu olyemyaka yasalawo okufuna mutabani omu,amufuule mutabani we. Abeere omusiika wa namulondo yye, kubanga teyalina yo mwana wa bulenzi.
Bweyamala awo,nayiita abo kukyaalo nalondamu abalenzi kuumi, beyawa ensigo za kasooli. Nabagamba bagende bazisimbe. Nga wayiseewo wekki bbiri alileeta amakungula amalungi,alifuka mutabani we omuzaale ela nga yaliba omusika wa namulondeye.
Mu famiire emu, omuvubuka omu yasiimba ensiigo zze,ela nga azifukilila buli lunaku.Yakola kyoona ekisoboka, naye essiggo zagaana okummela.
Mikwaano jje, ja muwabula agende mukatale agule kasooli gwa na waayo ewa kabaka asobole okumulonda. "nze sisobola kukola ekyo,bazaadde bange bangigiriza okubeera owa maziima".omuvubbuka na yanukula eri mikwano jje.
Ebiseera ne ennaku,byayita, abalenzi ekkumi nebagenda mu lubiri okulaga amakungula gaabwe.Boona bajja ne ebikutiiya bya kasooli oku jaako omuvubuka omu.
Wakolaki ne ensigo ze nakuwa? kabaka nabuuza omuvubuka eyali engalo ensa.Ow'ekitiibwa,nasiimba, ne fukirira naye teza meera. kabaka natwala omuvubuka nagamba nti,amazima kye kyo bugaga kabaka yeena kyali okuba nakyo.Ensigo zenabawa zali nfumbe,nga tesisobola kumeera.Ono omuvubuka yeeka yawangudde afuuse mutabani wange.

