Olwatuuka, Ensolo nezissalawo okola akabaga. Naye tekaali ka zzoonna.Kaali ka nsolo ezzirina amayembe zzoka.
Akamyu kaali ketegekera akabaga. Naye kaakizuula nti akabaga tekaali kabulyomu. kaali kabiisolo ebilina amayembe.
Akamyu kagenda ewantu nekafuna yo amayembe.Ne kagateeka kumutwe gwaako nekagenda kukabaga.
Kukabaga akamyu kaalya ne kaanywa ne kabiibya.
Kino kyakaletera okukoowa ne kaggwa wansi mumusana.Naye bwekaali nga kakyebasse,amayembe gaagwa!
Awo nebisolo byonna byakizuula nti akamyu tekali kika kyensolo kye bayagala. Nolwekyo zasiika amatu paka lwe ggagejja ne gagejja.
Awo nezzidukawo. Eyo yensoonga lwaaki Akamyu kalina Amatu amannene.