

wanjuvu omuto yali atambula ne Maama we wamu ne mwanyiina omukulu mu kibira.Bali batambula webanyibira waggulu.Ebyembi wanjuvu omuto neyekona ekigere ku jinja awo nayimirira na'galamira kumabali nge ekubo.
Maama we ne mwanyina beyongerayo nga tebategedde nti bali bamuleese emabega.yasigalayo wansi eyo yeka,n'abulwa ekubo nga tayiina ggyalaga.
Yali atidde era nga akaba,nga alowoza kububi bwe e'kibira.
Olwo'mukisa,Panda yali alira kumpi ne'kifo akayovu wekali kawumulidde.
Panda yangenda wekali,na'kakwata ku mutwe na'kasaba:"Jangu nange! mukibuga buli nsolo eyokunsi nje'beera."
Yali tayinzza kunggana kubanga teyayina kifo wakubeera mukibira ate ne'kibuga kye kyali wala.
Mukutuka mukibuga,buli o'mu yalanga embera eyenjjawulo.Abamu bagwa mukwano ne'enjjonvu ento engwira,Abamu bali banakuwavu kululwe,Abamu bali banyinvu naye abalala bali mukutya.Okutya kwanja lwa Kabaka.Kabaka yeyali wampologoma ate nga yali yeyisabubi.
Kabaka Wampologoma teyakikiriza nti enjuvo yali wakubera mu kibuga na'gmba nti:
"Oyo atangodere bigambo byange wakungendda naye. Obwakabaka bwaange nsi bwabagwira naye bwabagoberezi bomukifo kino.Kati,fuluma ekibuga kino oba sinkyo nja kumenyamenya amgumba."
Wanjuvu omuto yali mukwekangga no'kwerarikilira.Teyayina binjji bya kwogera era na'vawo.
Naye Panda,bwe yeyogera offukka mukwano gwe enyo,yatawanyinzibwa era na'wulira nga tayiinza muleka yeka kubula.
No'bunvumu no'kwagala,Panda yasalawo okuleka buli kimu agendde ne'enjuvu ento.Okutandika okulambula bona......
Mukubo okundda ewaka.

