Lynne, Oupa Karel ne Anton bali bategeka ebintu bya kabaaga kamazalibwa ga Lynne
Anton ne Lynne bagenda okufumba keeki. Oupa Karel asooma ebigobelelwa
"Katutabulile bino ebilungo mu bakuli ennene
Anton yatabula ebirungo n'akola ensobi ennene
"Keeki kati ewulilika nga ezitowa" Oupa Karel yayogela.
"Mikwaano gyo batuse," Oupa Karel yayogela
Anton yalowoza nti ekiraabo ekyasose kyandiba kizito kuba kyali kinnene
Gwali muto nga guwewuka
Anton yalowoza ekirabo ekidako kyandiba kiwewufu kuba kyali kitono
Kyali kibumbe ekisige nga kizitowa nyo
Abana bagamba nti latini ye ekibumbe ezitowa kyekimu ne latini yebyoya
Keeki ya Lynne ya silila
Lynne yali munyivu nyo.
Auntie Mavis yabuza anton okuteba ekirabo kye bwekizitowa
"kizitowa kyekimu nga eli keeki esilide," Anton yayogela.
Buli omu yayogela, "Amazalibwa agesanyu Lynne."