

Gonya yali etude kumpi ne enyanja nga aka sana bwe kaka
Ezike nelibuza gonya wa gyebela ne mugamba nti mbela mu Nyanja, ezike nelibuza oba walungi
gonya nedamu neligamba nti walungi. nelibuza wa gyelibela. nelidamu nti libela mu mitti ate lilya bibala. ezike nelibuza ki gonya kyelya.
gonya nalidamu nti alya nyama. nga ate we lilowoza nti lyagala kulya. gonya nebuza ezike oba limanyi okuwuga.
ko ezike neligamba nti telimanyi. gonya negamba keliyigileza. nelidamu ntino telyagala
gonya negamba ezike mbu ba fuse bamikwanyo mbu tetya agenda ko mugongo lya kyo. ezike nelitula ku mugongo gonyo netandika okuwuga.
webatuka mumakati ge Nyanja gonya nebuza ezike oba eli bulingi ne oba eyagade enyanja. ezike nedamu mbu eli musanyu.
Gonya negamba ezike mbu, "koja wange mulwadde ate tebanaba kufuna ddagala okumujanjaba."
Ezike nelitandika okukankana, Ne lyewunya ntino ligenda kutoloko litya.
Ezike nelilowooza. Ligamba gonya, "mbu lijja kumuwa omutima gwalyo aguwe kojja we awone."
Gonya nesanyuka. Negamba,"kweli! onasobola okuwa omutima gwo kojja wange?" ezike nelidamu,"iyee. Tulibamukwano!"
Ezike neligamba gonya "nga akasele kayise mbu lyelabideyo omutima ku mutii. Mbu badeyo bagukime."
Gonya lebuza mbu oba ezike likakasa mbu liga kuleta,omutima okuva kumuti. ezike nelidamu mbu ligya nakukyalila kojja.
Ezike nelikiliza okudayo nga webawuga, webatuka ku takka ezike nelibuka ku gonya
We lyatuka ku muti, "nelisibula gonya nelyeyanza okumutwalako kunyanja."
Gonya yali munyivu. Na-siya,"kati, wanimbye? okomawo nomutima gwo?" ezike
nelidamu,"nasobola okutula kumugongo gwo kubanga omutima gwange gwali nange!"

