Ono ye Nze
Clare Verbeek
Kathy Arbuckle

Kino kye kifaananyi kyange.

1

Nnina emyaka mukaaga.

2

Nazaalibwa mu mwezi gwakusatu.

3

Kino ky'ekifaananyi ky'abantu b'omu maka gaffe.

4

Nsinga kuwoomerwa kyannyanja ekisiike ne chipusi.

5

Nsobola okukuba ekifaananyi ky'omukono gwange.

6

Nina emyaka mukaaga.

7

Ennamba yange ey'essimu eri 0414-426587.

8
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Ono ye Nze
Author - Clare Verbeek, Thembani Dladla, Zanele Buthelezi
Translation - Robert Ssebukyu
Illustration - Kathy Arbuckle
Language - Luganda
Level - First words