

Amara yalina emyaka mwenda. Yasomela nga ku somelo lya Kelema. Amasomo geyali asinga okwagala gali Luzungu, Sayansi nne soomo eliyigilisa embela zekitundu. Yayagala kufuka wabyamateka nga akuze.
Amara yayagala nyo ebisolo.
Amara yali abela nne maama wee, Margy. Yali mulimi omunyinkilivu.
Taata wa Amara yaffa nga alina emyaka etano.
Amara weyali nga tali kusomelo, obudde bwe yabumalanga nne Mbisa, embuzi. Yajiyonja
najilisa.
Amara yalina akabwake, Simba. Maama wee yali tayagala nyo mbwa, naye yaleka Amara akuume Simba.
Buli Simba bwe yamusumbuwa, yaa jikabukila, "Genda nga siinabaa kusambila bwelu."
Amara yawulila bbubi.
Olwo’mukaga lumu, bafuna abagenyi okuva
mukibina kya’bakyala.
Amara yali musanyufu kubanga mikwano jya maama wee gyali jiize nabaana babwe. Bazanya omupiila.
Maama yali ategese emeere abekibina jye baagala.
Amara yajukizibwa maama wee okuuma Simba nga ajigalidde. Yabogokela nga abantu abapya.
Amara teyagalila Simba bulungi. Abagenyi bewunya okulaba embwa mu nyumba. Maama
oto yabuuza, "Lwaki mukiriza embwa okuuja munyumba?"
Maama waa Amara yamuyita ajye atwale Simba wabwelu.
Amara teyawulila maama wee nga amuyita kubanga
yali alimukuzanya.
Amara bweyagenda munyumba, yayita Simba wabwelu. Simba yali nnesimbu eli Amara.
Nga okulya kuwedde, abagenyi bagamba, "Naffe tuja kuyisa embwa zaffe nga Amara. Tuziyisa bbubi atee nga zamugaso."
Olwa’maliliza, maama waa Amara yetonda olwokubela omukambwe eli simba. Amara yali musanyufu kubanga maama wee yakiliza embwa kunkomelero.
Amara nga ali kusomelo maama wee yaliisa
Simba. Mikwano jya maama wee jiiyize okweyisa obulungi kumbwa zabwe.

