Bawazzike ba siiru
Fabian Wakholi
Natalie Propa

Enjala yagwa nnyingi era mu maka ga Mulongo nga temuli kaakulya.

1

Lwali lumu, Mulongo yakulembera banne nebagenda mu kibira banoonya emmere.

2

Baasanga olusuku olutaalina nnyini lwo.

3

Awo ezzike eddene naabuuka. Lya baleeka nebasigala.

4

Obudde bwe bwakya, wazzike kwe kumugamna nti, "Nfumbira mutabaniwo."

5

Akawungezi, wazzike kwe kumugamba nti, "Enkya nsaga onfumbidde muwalawo."

6

Abazadde baakweka abaana baabwe mu muti.

7

Wazzike kwe kugamba nti, "Enkya oteekwa okunfumbira balo."

8

Akawungezi ako, wazzike kwe kugamba omukyala yeefumbe!

9

Wazzike bwe yamala okulya kwe kwebaka wansi wo omuti natandika okufuluta.

10

Bwe yazuukuka, yatunula mu muti waggulu. Bonna yabalaba, kwe kunyiiga ennyo.

11

Baalimba wazzike ne bakka wansi.

12
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Bawazzike ba siiru
Author - Fabian Wakholi
Translation - Stellah Nakasango
Illustration - Natalie Propa
Language - Luganda
Level - First sentences